Goal meka Neymar, edinson Cavani ne Kylian Mbappe zabagenda okuteeba mu France season eno.

Kylian Mbappe yatebye ku mumpiira gwe ogusoka ne Paris St-Germain nga nebakuma omutindi gwabwe e France   5-1 win ku Metz.

Ku mwaka 18 – PSG yamugula Euro 180m  (£165.7m) era nga ava ku loan okuva mu Monaco pera esubira omugula mu January  era nga bazanya nomusajja asinga obenyi munsi yonna Neymar.

Metz yesebye kukimeza kya France league1 era nga mulimu neyali muzibizi wa Tottenham Benoit Assou-Ekotto gwebawade kadi emwufu olwo kuzanya obubi ku Mbappe..

Neymar, Edinson Cavani’ ne   Lucas noba batebye

PSG agamba nti nga bayina Neymar – Gwebagula £200m okuva Barcelona – , Mbappe ,Julian Draxler , Cavani,  Lucas, Angel di Maria, Dani Alves, Hatem Ben Arfa, Marco Verratti ne Javier Pastore  omutendesi, Emery ayina abazanyi bukulondamu

Please follow and like us:

Comments

comments