Ezimu ku club za’league yabungereza zikiriziganyiza n’ekyokugala akatale nga league ya 2018-19 tenaddamu

Club kumi nannya(14) mu league ya bungereza zakiliziganyiza nekyokugala akatale kokukyusa abazanyi ennaku bbiri nga liigi tenaddamu

Clubs nga man utd, Watford, Swansea, ne crystal place zo zakiwakanyiza ate ngayo burnley teyalonzeAkatale kayina okugalwa nga liigi tenaddamu.- arsene wengerSizoni eddako egenda kuba yanjawulo. engeri jewaliyo fifa world cup mu Russia egenda okugwa nga 15 july.

Club zabulaya zisobola okusigala ngasikyusa kyusa abazanyi yadde nga world cup akyagenda mumaaso naye nga kumulundi guno ziweredwa ennaku 25 zoka ngekikopo kyensi yona kyakagalwaawo okumaririza okukyusa abazanyi.

Ye eyaliko omutendesi wa man utd sir alex ferguson akiliziganya nekyokugala akatale amangu oluvanyuma lwokubuzibwa ku nteseganya za bercelona ku philipe coutinho owa Liverpool.

[Reported by:Reagan choo@teradignews.com]

Please follow and like us:

Comments

comments