Arsenal ekyayina esuubi mu muteebi wabwe alexis sanchez.

Ye omutendesi Arsen Wenger akyalia esuubi mu muteebi wegwanga erya chile owemyaka 28 eyali anatera okwegata ku team ya man city ku bukadde 60 obwa pound alexis sanchez, nti akyasobola okola ekyo kyetumusuubira yadde nga waliwo obutakaanya .

Ate go agavaako mu nkambi ya chealsea galaze nga omuteebi waabwe diego costa 28 watakyayagala kwegata ku team ya Chelsea oluvanyuma lwokusigala mu brazil.

Omuzanyi ono tamani kiddako oluvanyuma lwa deal ye ne club ya fernabahce okwesiba.

Diego costa
Please follow and like us:

Comments

comments